Annie Nixon yetonze olw’ebifaananyi byobuseegu ebyafulumye

Pinterest LinkedIn Tumblr +
Producer wa NTV The Beat ne Dance Party Annie Nixon avuddeyo neyetondera ab’Oluganda lwe, bakamaabe, mikwano gye nabo abamwenyumirizaamu olw’ebifaananyi bye ebyobuseegu ebyafulumiziddwa.
Mu kiwandiiko Ann kyafulumizza ku mukutu gwe ogwa Twitter agamba nti ebifaananyi bino byamukubibwa bbaawe Edgar Luvusi gwagamba nti bayawukana olwokumukubanga mu bufumbo ngabadde amutiisatiisa okumukomya mu bulamu.
Share.

Leave A Reply