Breaking
News: Atannaba kwewandiisa mu Ngule tukulinze wano e Bukoto ku Simba ennaku zonna. News: Eggwanga lyabantu eritawena, omusajja yenna okuwasaayo omukazi alina kutwalayo musota singa gumulema okuwaayo omukazi aba amusubiddwa. News: Gasimbagane-Rwomushana-Ku mwenge Balaam atuuse wayabikira, byakola biweddeyo. Express way saga…..
ON NOW Emambya ESaze ▶ UP NEXT Binsangawano 6:00 AM - 10:00 AM
Now Playing · 320 listening Simba FM Live
emambya show photo

On Air

Emambya ESaze

Kakos Soldier

Waking you up very early, with thrilling stories… 4:00 AM - 7:00 AM

ani yawandiisa bbanka? – cosase

February 15, 2019 · Mubiru Ali

Robert Mugabe, avunaanyizibwa okuwandiisa bizinensi mu kitongole kya Uganda Services Registration Bureau yategeezezza ababaka nti ekitongole kyawandiisa Cooperative Bank emu mu 1997.
Bbanka yawandiisibwa abantu abaalinamu emigabo okuli; Anthony Sekweyama, John Muwanga, Joseph Nsereko, Sanko Mugasimbana, Bugisu Cooperative Union, Kigezi Cooperative Union n’endala.
Kyokka baalemeddwa okumatiza ababaka oba ng’abawandiisa bbanka baali bafunye obukakafu nti baali batumiddwa ebibiina bye baakiiririra. Cooperative eyasooka okuwandiikibwa mu 1964, eyawandiikibwa mu 1997 yeddiza eby’obugagga bya Cooperative gye yasangawo.