Breaking
News: Atannaba kwewandiisa mu Ngule obudde buggwaayo yanguwako ku simba e Bukoto oleme kusubwa.
News: Hon. Paulson Luttamaguzi …..Lwaki temuleka Bannayuganda ababa bekoledde akassente kaabwe wadde kava bweru okufuna akassente kaabwe mu bwangu
News: Olutindo -Kalanzi- Abasajja tebalina kisa, bakuba akaana kange oluyi olwokubuuza lwaki bankuba!
Ani muzira wo omwaka guno?
June 9, 2019 · Mubiru Ali
Olunaku olwaleero Yuganda yegatta ku mawanga amalala okujaguza olunaku lw’Abazira (Heroes) mu nsi yonna olw’okwerekereza wamu n’okubeera ekyokurabirako nga berekekereza.
Tujjukire Dr. Mathew Lukwiya ayalwana okulaba nti ataasa bangi ekirwadde kya Ebola ate akyamulesa obulamu bw’ensi eno.
Ggwe ani Muzira wo?