Breaking
News: Aneewandiisa mu Ngule kukyagenda mu maaso buli lunaku e Bukoto ku Simba.
News: Abantu 4 abagambibwa okutta eyali omuduumizi wa Kkiraabu ya SC Villa David Owor, baleeteddwa ku Kkooti yOmulamuzi we Makindye okusomerwa emisango
News: Olutindo -Balimwezo-Waliwo Omubaka wa Palamenti eyali yawamba ettaka lyessomero! Wewuunye abantu!
Andrew Mwenda afunye kkaadi ya NUP
August 7, 2020 · Mubiru Ali
Andrew M. Mwenda yegasse ku National Unity Platform. Mwenda asabye wabeerewo okukubaganya ebirowoozo wakati we n’Omukulembeze waakyo Robert Kyagulanyi Ssentamu aka Bobi Wine oluvannyuma lwokwegatta ku kibiina kino.
Mwenda agamba nti ayagala okuvugunya ne Kyagulanyi ku bendera ya NUP eyobwa Pulezidenti mu kalulu ka 2021.