Breaking
News: Atannaba kwewandiisa mu Ngule obudde buggwaayo yanguwako ku simba e Bukoto oleme kusubwa. News: Hon. Paulson Luttamaguzi …..Lwaki temuleka Bannayuganda ababa bekoledde akassente kaabwe wadde kava bweru okufuna akassente kaabwe mu bwangu News: Olutindo -Kalanzi- Abasajja tebalina kisa, bakuba akaana kange oluyi olwokubuuza lwaki bankuba!
ON NOW Simba Taxi ▶ UP NEXT Ebyemizannyo 1:00 PM - 2:00 PM
Now Playing ยท 350 listening Simba FM Live
simba show photo

On Air

Simba Taxi

Connie Nalugwa

Mid MORNING SHOW 10:00 AM - 1:00 PM

Anagoba omupangisa wakutanga

June 28, 2019 · Mubiru Ali

Bannanyini mayumba abanagobanga abapangisa baabwe ku kifuba bakusasulanga engasi eyenkanankana n’essente z’obupangisa za myezi esatu oba okusibibwa omwaka mulamba.
Buno bwebumu kubuwaayiro obuli mu tteeka epya erya Bannanyini mayumba n’abapangisa eryayisiddwa Olukiiko olukulu olw’eggwanga nga balindirira omukulembeze w’eggwanga okulissaako omukono.