Breaking
News: Musveni toli mubi nnyo okutuuka ku ssa eryo, naye tukukolere ki otuviire mu mirembe Ssebo – Abdallah News: Mukulu Odonga Otto CV nga nnene gyataddewo, kati ayagala Hon. Daudi Kabanda ayanukule ki? News: Gen. Kahinda Otafiire Lwakiri nfiira ku magulu nga nnwana okusinga okuwangaalira ku maviivi gange nga nsaabiriza….
ON NOW Lutaba Njaliire ▶ UP NEXT Awali Omukka 9:00 PM - 12:00 AM
Now Playing · 91 listening Simba FM Live
lutaba show photo

On Air

Lutaba Njaliire

Mubiru Ali

4:00 PM - 8:00 PM 4:00 PM - 8:00 PM
News

Anaggulangawo ebbaala nga ssaawa mwenda ezolweggulo tezinnawera kanamujjuutuka – Minisita Balaam

August 11, 2026 · Radio Simba

🎵 Anaggulangawo ebbaala nga ssaawa mwenda ez’olweggulo tezinnawera kanamujjuutuka – Minisita Balaam

Minisita avunaanyizibwa ku nsonga za Gavumenti ez’ebitundu Hon. Balaam Barugahara ayisizza ebiragiro ebikakali eri Ssentebe ba Disitirikiti bonna, ssaako ne Bammeeya b’Ebibuga wami ne Basipiika b’enkiiko Gavumenti ez’ebitundu nga balina okubissa mu nkola mu embagirawo.
Balaam alagidde nti nga bakolagana wamu ne Uganda Police Force bafube okulaba nti amabbaala mu bitundu byabwe mu naku ezokukola zirina kuggulawo ssaawa mwenda ez’olweggulo.
Abalagidde okukakasa nga balambika ennywa y’omwenge, okutangira abaana abatannaweza myaka 18 okugunya n’okwetaba mu kuzannya zzaala n’ebiragiro nga bwebiragiddwa mu kiwandiiko.

🌐 Soma ebipya: https://www.radiosimba.ug

Radio Simba News