Breaking
News: Olutindo -Balimwezo-Waliwo Omubaka wa Palamenti eyali yawamba ettaka lyessomero! Wewuunye abantu! News: Minisita avunaanyizibwa ku byentambula nenguudo Hon. News: Katikkiro Charles Peter Mayiga Nsisinkanye abaami beggombolola okuva mu masaza ga Buganda, twogedde ku nsonga ezenjawulo naddala engeri gye
ON NOW Ennyimba Ezaffe ▶ UP NEXT Emambya ESaze 4:00 AM - 7:00 AM
Now Playing ยท 450 listening Simba FM Live
ennyimba show photo

On Air

Ennyimba Ezaffe

Mc Kakos Soldier

Sampling the most listened to songs from Uganda 12:00 AM - 4:00 AM

Amuriat yezoobye ne Poliisi emugaana okugenda e Kitgum

November 17, 2020 · Mubiru Ali
Munnakibiina kya Forum for Democratic Change Patrick Oboi Amuriat awakanyizza e kya Uganda Police Force okumugaana okubeera e Kitgum gyalina okubeera olunaku olwaleero nga bamugamba nti Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni alina okubeerayo nga baagala asookere Lamwo gyalina okubeera olw’eggulo n’oluvannyuma akomewo.
Poliisi esazeewo kuziba enguudo emulemese okuyingira Disitulikiti eno wabula nagukuba ekimooni.
Aduumira Poliisi y’e Lamwo, Moses Akena, agamba nti tebayinza kukkiriza bantu beesimbyewo babiri kubeera mu kitundu ky’ekimu y’ensonga lwaki baagala Amuriat, agende e Lamwo gy’abadde alina okubeera olw’eggulo.