Breaking
News: Olutindo -Kakande- Kivumbi tanatereera. Balaam tamanyi kyakola, kati awoze order mbu yali advise. News: Okwewandiisa mu Ngule kugenda mu maaso wano e Bukoto ku Simba. Tukulinze News: Shakirah Namutebi nga wa myaka 24, yakwatiddwa Uganda Police Force nga kigambibwa nti asangiddwa ne ttivvi enzibe.
ON NOW Mukulikeeyo ▶ UP NEXT Emboozi Kafunda Live 6:00 PM - 7:00 PM
Now Playing ยท 226 listening Simba FM Live
mukulikeeyo show photo

On Air

Mukulikeeyo

Kasagazi Tumbeetu - Flosh

Evening show 4:00 PM - 6:00 PM

Amuriat ne Ddereeva we bateereddwa ku kakalu ka Kkooti

January 7, 2021 · Mubiru Ali

Omulamuzi wa Kkooti y’e Kakumiro ow’eddaala erisooka Abdallah Kaiza ayimbudde Munnakibiina kya Forum for Democratic Change – FDC Patrick Oboi Amuriat wamu ne Ddereeva we Michael Emorut ku kakalu ka Kooti ka mitwalo 50 egitali gyabuliwo. Micheal avunaaniddwa omusango gw’okuvuga obubi ekidduka ate ye Patrick navunaanibwa omusango gw’okutuula waggulu ku kidduka ekitambula. Bano basimbiddwa mu Kkooti ku ssaawa kumi nabbiri n’ekitundu era beyambisizza ttaala ya kkamera ya NTV okufuna ekitangaala mu Kkooti.