Amuriat akwatiddwa Poliisi e Tororo

Omukulembeze w’ekibiina kya Forum for Democratic Change (FDC) Patrick Oboi Amuriat yakwatiddwa Poliisi y’e Tororo olunaku lw’eggulo mukavuvungano akabaddewo wakati we ne Poliisi.
Amuriat okukwatibwa yabadde akulembeddemu ekibinja kya Bannakibiina kya FDC okuli ne Rtd Col. Dr. Kizza Besigye bwebabadde bagezaako okukuba olukungaana lw’ekibiina nga egimu ku mirimu ky’ekibiina nga betegekera akalulu ka 2021.

Zeen is a next generation WordPress theme. It’s powerful, beautifully designed and comes with everything you need to engage your visitors and increase conversions.

More Stories
nrm sibwa Kabaka lekera n’abalala – babaka ba nrm