Breaking
News: Olutindo -Kakande- Kivumbi tanatereera. Balaam tamanyi kyakola, kati awoze order mbu yali advise. News: Okwewandiisa mu Ngule kugenda mu maaso wano e Bukoto ku Simba. Tukulinze News: Shakirah Namutebi nga wa myaka 24, yakwatiddwa Uganda Police Force nga kigambibwa nti asangiddwa ne ttivvi enzibe.
ON NOW Mukulikeeyo ▶ UP NEXT Emboozi Kafunda Live 6:00 PM - 7:00 PM
Now Playing ยท 315 listening Simba FM Live
mukulikeeyo show photo

On Air

Mukulikeeyo

Kasagazi Tumbeetu - Flosh

Evening show 4:00 PM - 6:00 PM

Amuriat akwatiddwa lwakuziba luguudo

January 11, 2021 · Mubiru Ali
Omumyuuka w’omwogezi owa Uganda Police Force owa Kampala Metropolitan Police Asp Luke Owoyesigyire avuddeyo nategeeza nga Poliisi y’e Katwe bwekutte Patrick Oboi Amuriat kubigambibwa nti akoze ekikolwa ekyobulagajjavu ekiyinza okuviirako okusaasaana kw’ekirwadde ekikambwe wamu n’okuziba oluguudo lwa Nateete – Ndeeba n’okulemesa abalala okulukozesa.
Omulala akwatiddwa ye musirikale waabwe Police Constable Erikitoi Emmanuel, olwokugezaako okulemesa Poliisi okukola omulimu gwayo wamu n’okunyoomola abakulu.

kaspersky