Uganda Police Force ekutte Patrick Oboi Amuriat e Nakasongola nemukunguzza okumutuusa mu Disitulikiti y’e Nakaseke ku kitebe. Akozesezza emotoka ya Poliisi mwebamutwalidde okwogerako eri abawagizi be basanze ku kitebe ky’e Gombolola y’e Nakaseke.
Amuriat akozesezza emotoka ya Poliisi okwogerako eri abawagizi be
Share.