Among awangudde obwa Sipiika bwa Palamenti

Akwatidde ekibiina kya National Resistance Movement – NRM bendera ku kifo kya Sipiika Anita Among Annet awangudde ekifo kya Sipiika wa Palamenti n’obululu 401. Ono awangudde abadde akwatidde oludda oluvuganya Gavumenti Asuman Basalirwa afunye obululu 66. Akalulu kamu kekafudde ngono alonze Thomas!

0 Shares
0 replies

Leave a Reply

Want to join the discussion?
Feel free to contribute!

Leave a Reply