Breaking
News: Olutindo -Balimwezo-Waliwo Omubaka wa Palamenti eyali yawamba ettaka lyessomero! Wewuunye abantu! News: Minisita avunaanyizibwa ku byentambula nenguudo Hon. News: Katikkiro Charles Peter Mayiga Nsisinkanye abaami beggombolola okuva mu masaza ga Buganda, twogedde ku nsonga ezenjawulo naddala engeri gye
ON NOW Simba Taxi ▶ UP NEXT Ebyemizannyo 1:00 PM - 2:00 PM
Now Playing ยท 287 listening Simba FM Live
simba show photo

On Air

Simba Taxi

Connie Nalugwa

Mid MORNING SHOW 10:00 AM - 1:00 PM

Ambulance etomedde owa booda booda e Makerere

March 11, 2020 · Mubiru Ali

Akabenje kagudde mu maaso ga ggeeti y’e Makerere, emotoka agafa e Mulago ebadde ewenyuuka obuweewo bwetomedde owa Booda booda. Okusinziira ku babaddewo bagamba nti owa Booda booda abadde avugisa kimama nga ayolekera Nankulabye naggwa natomeregana ne Ambulance ebadde eva e Nankulabye nga edda Wandegeya.Ababaddewo bagamba nti Ambulance teyimiridde.