Ambulance esse owa boda boda e Mbale

Motoka ya Minisitule y’ebyobulamu Agafa e Mulago nnamba UG 3651M ebadde ewenyuuka emisinde emizibu ewabye nettomera owa Boda Boda n’afiirawo mu ttawuni y’e Nakaloke mu Disitulikiti y’e Mbale.
Abatuuze bavudde mu mbeera nebasalawo okwekalakaasa nga bagamba bakooye okufiirwa abantu baabwe olw’emotoka eziwenyuuka obuwoowe nga ekubo teririna na ‘Humps’.

Zeen is a next generation WordPress theme. It’s powerful, beautifully designed and comes with everything you need to engage your visitors and increase conversions.

More Stories
poliisi egaanye ababaka okugenda mu apaa