amb. ssendawula awaddeyo offiisi

Abadde Omumyuka wa Katikkiro asooka Amb. Emmanuel Ssendaula nga kati ye Ssentebe w’olukiiko oluwi lw’amagezi eri Ssaabasajja Kabaka, awaddeyo woofiisi mu butongole eri Minisita amudidde mu bigere, Oweek Twaha Kigongo Kaawaase. Oweek Ssendaula yeebazizza nnyo Ssaabasajja Kabaka olw’okumulengera n’amuweereza ebbanga eddene bweriti. Ye Oweek Kaawaase yeyamye okutwala obuvunaanyizibwa obumukwasiddwa mu maaso.

Zeen is a next generation WordPress theme. It’s powerful, beautifully designed and comes with everything you need to engage your visitors and increase conversions.

Top Reviews

More Stories
Ppaapa alonze omusumba w’essaza ly’e Masaka omuggya