Breaking
News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya teggwa matenda ekintabuntisi leero ku nnya ekiro girindirire ngabakontanyi nendukusa zaabwe nga News: Bishop wa North Karamoja Diocese, Rt. Rev. News: Musveni toli mubi nnyo okutuuka ku ssa eryo, naye tukukolere ki otuviire mu mirembe Ssebo – Abdallah
ON NOW Binsangawano ▶ UP NEXT Simba Taxi 10:00 AM - 1:00 PM
Now Playing ยท 1,387 listening Simba FM Live
binsangawano show photo

On Air

Binsangawano

Ndausi - Julius Kidomole - Mbabali

Morning show 6:00 AM - 10:00 AM
News

Amb. Henry Mayega atandise okunoonyerezebwako – Minisita Oryem

August 20, 2024 · Mubiru Ali

Minisita Omubeezi avunaanyizibwa ku nsonga z’ebweru w’Eggwanga Henry Okello Oryem, akakasizza ekyokulagira Omubaka wa Uganda mu Ggwanga lya United Arab Emirates (UAE), Amb. Henry Mayega okusooka addeko ebbali nga bwanoonyerezebwako ku bigambibwa nti yagula ebyuuma bya zzaala nebitikkibwa okuva mu Ggwanga lya Russia okutwalibwa e UAE nga ebintu ebyomugaso eri ekitebe kya Uganda nebafundikira nga batandiseewo ekifo mwebazannyira zzaala ku kizimbe omuli ekitebe kya Uganda e Dubai.
#ffemmwemmweffe