Breaking
News: Atannaba kwewandiisa mu Ngule tukulinze wano e Bukoto ku Simba ennaku zonna. News: Eggwanga lyabantu eritawena, omusajja yenna okuwasaayo omukazi alina kutwalayo musota singa gumulema okuwaayo omukazi aba amusubiddwa. News: Gasimbagane-Rwomushana-Ku mwenge Balaam atuuse wayabikira, byakola biweddeyo. Express way saga…..
ON NOW Olutindo ▶ UP NEXT Simba Sports 8:00 PM - 9:00 PM
Now Playing · 616 listening Simba FM Live
olutindo show photo

On Air

Olutindo

Peter Kibazo - Evans Walusimbi

7:00 PM - 8:00 PM 7:00 PM - 8:00 PM

amazzi gasse omu e kyebando

December 7, 2018 · Mubiru Ali

Abatuuze b’e Nsooba okumpi n’e Mulago n’e Kamwokya bagudde mu ntiisa oluvannyuma lwa munnaabwe ategeerekeseko erya Kyengera okutwalibwa amazzi mu namuttikwa w’enkuba atonnye emisana ga leero.
Olw’enkuba y’emu, amayumba gaabwe gonna gali mu mazzi nga n’abasinga balabiddwako nga basobeddwa kuba tebalina waakusula.
Okusinziira ku beerabiddeko nga Kyengera agenda, abadde anywedemu era ng’agezesa mukoka alabe oba abadde asobola okumutwala era tewayise kabanga negamukuluggusa n’alaajana okumuyamba wabula nga tekikyasoboka.