Breaking
News: Atannaba kwewandiisa mu Ngule obudde buggwaayo yanguwako ku simba e Bukoto oleme kusubwa. News: Hon. Paulson Luttamaguzi …..Lwaki temuleka Bannayuganda ababa bekoledde akassente kaabwe wadde kava bweru okufuna akassente kaabwe mu bwangu News: Olutindo -Kalanzi- Abasajja tebalina kisa, bakuba akaana kange oluyi olwokubuuza lwaki bankuba!
ON NOW Simba Taxi ▶ UP NEXT Ebyemizannyo 1:00 PM - 2:00 PM
Now Playing ยท 381 listening Simba FM Live
simba show photo

On Air

Simba Taxi

Connie Nalugwa

Mid MORNING SHOW 10:00 AM - 1:00 PM

Amazaalibwa amalungi Muky. Janet Museveni

June 24, 2019 · Mubiru Ali
Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni avuddeyo nayagaliza Mukyala we Janet Kataaha Museveni amazaalibwa amalungi; “Amazaalibwa amalungi eri Maama Janet Museveni. Oli mpagi luwaga eri ab’ennyumba yaffe era Maama omutuufu eri eggwanga Yuganda. Obuvumu n’okwewayo eri emirimu gy’eggwanga gikufuula ekyokulabirako eri abakyala mu Yuganda n’ensi yonna okutwalira awamu. Omukama Katonda nsaba akukuume era akwongera n’emikisa njolo.”
ย