Breaking
News: Gasimbagane-Rwomushana-Buli yegaanye nti tamanyi Muwanga gyali Kati yavuddewa? Yeyetutte ku Poliisi? News: Ku Mutoto Cultural Centre batongozza okusala Imbalu omwaka guno nga kino kyakukolebwa okutuusa December. News: Waliwo omusirikale wa Uganda Police Force eyakwatiddwa ku katambi nga kigambibwa nti byabadde mu kabuga ke Kibiri ku luguudo lwe Busaabala nga
▶ UP NEXT Gospel Show 7:00 AM - 9:00 AM
Now Playing · 161 listening Simba FM Live

Amayumba 60 tegasigaddeeko busolya.

August 27, 2015 · Mubiru Ali

Amaka 60 mu Ggombolola ye Waibuka mu Disitulikiti ye Luwuuka  bagudde ku kyokya namuttikwa w’enkuba afudembye nga mulimu embuyaga alese obusolya bw’amayumba ku ttaka nga n’ebirime abigoyezzagoyezza.

Kumpi abantu 160 basigadde nneemagasa, mu nnaku ebafuuwa obutaaba lwa nkuba kubaleka nga bafumbya miyagi.

Balaajanidde Gavumenti ng’eyita mu minisitule ye biggwawo bitalaze ebayambe.