Amataba gasengudde abantu abali mu 700.

Embeera ya kiyongobero na nnyiike eri abantu mu bitundu  bye Alere, Abacha n’ebintu ebyetooloddewo mu bitundu bye Teso, amataba gasengudde abantu abasoba mu 700 nga kati tebalina bubudamo.

Abangi ku bo beewogomye ku Ggombolola, ebirime byonna amataba gaabitutte, ebisolo, enkoko ate nga n’amayumba gali ku ttaka n’olwekyo bawanjagidde Gavumenti ebayambe.

Zeen is a next generation WordPress theme. It’s powerful, beautifully designed and comes with everything you need to engage your visitors and increase conversions.

More Stories
Dr. Besigye Asks Religious, Cultural Leaders to Join Efforts to Protect Article 102