Breaking
News: Olutindo -Kakande- Kivumbi tanatereera. Balaam tamanyi kyakola, kati awoze order mbu yali advise. News: Okwewandiisa mu Ngule kugenda mu maaso wano e Bukoto ku Simba. Tukulinze News: Shakirah Namutebi nga wa myaka 24, yakwatiddwa Uganda Police Force nga kigambibwa nti asangiddwa ne ttivvi enzibe.
ON NOW Mukulikeeyo ▶ UP NEXT Emboozi Kafunda Live 6:00 PM - 7:00 PM
Now Playing ยท 315 listening Simba FM Live
mukulikeeyo show photo

On Air

Mukulikeeyo

Kasagazi Tumbeetu - Flosh

Evening show 4:00 PM - 6:00 PM

Amataba gasazeeko oluguudo oluva e Fortportal okudda e Bundibugyo

July 30, 2019 · Mubiru Ali

Oluguudo oluva e Bundibugyo okudda e Fortportal lusaliddwako oluvannyuma lw’okubumbulukuka kw’ettaka okwasazeeko amagombolola agasoba mu mukaaga mu Disitulikiti y’e Bundibugyo. Enkuba ey’amaanyi eyatandika okutonnya wiiki bbiri eziyise erese entindo eziwerako nga ziguddemu.