Breaking
News: Aneewandiisa mu Ngule kukyagenda mu maaso buli lunaku e Bukoto ku Simba.
News: Abantu 4 abagambibwa okutta eyali omuduumizi wa Kkiraabu ya SC Villa David Owor, baleeteddwa ku Kkooti yOmulamuzi we Makindye okusomerwa emisango
News: Olutindo -Balimwezo-Waliwo Omubaka wa Palamenti eyali yawamba ettaka lyessomero! Wewuunye abantu!
Amataba gasanyizaawo essomero e Kirembe
May 13, 2020 · Mubiru Ali
Ebifaananyi ebyoleka ebyabaddewo oluvannyuma lw’omugga Nyamwamba okuwagguza negusanyaawo ebintu ebiwerako e Kirembe mu Disitulikiti y’e Kasese. Essomero lya Bulembya Primary School lyo lyasanyeewo nga kati matongo.
#KaseseFloods #Mapping
📸 Uganda Red Cross Society