Breaking
News: Abatamiivu e Nebbi batonedde Ekereziya ssente. News: Bannayuganda abawulira nti Uganda teriimu mirembe mugifulume – Krina Styla News: Gasimbagane-Rwomushana-Ensi yonna ekaaba naye mmwe muwoggana musaba nga Bakafiiri! Mubafunamu ssente
ON NOW Lutaba Njaliire ▶ UP NEXT Awali Omukka 9:00 PM - 12:00 AM
Now Playing · 195 listening Simba FM Live
lutaba show photo

On Air

Lutaba Njaliire

Mubiru Ali

4:00 PM - 8:00 PM 4:00 PM - 8:00 PM

amataba gagoyezza abo mu kisenyi

February 25, 2019 · Mubiru Ali

Enkuba eyafudembye ekiro ekyakeesezza olw’essande yalese abasuubuzi mu Kisenyi nga ge bakaaba ge bakomba olw’emmaali yaabwe ya bukadde na bukadde eyayonooneddwa. Enkuba eyabaddemu kibuyaga yatikkudde obusolya ku sitoowa n’ebyuma by’obuwunga amazzi ne gajjula mu kifo kyonna.
Abasuubuzi abasoba mu 30 omuli Bajjampola Ziritwawula owa kkampuni ya Bukimera Maize Millers, Habib Kayiru owa kkampuni ya H.B Maize Millers, George Mbuga Maize Millers tebasigazza mmaali.