Breaking
News: Atannaba kwewandiisa mu Ngule tukulinze wano e Bukoto ku Simba ennaku zonna. News: Eggwanga lyabantu eritawena, omusajja yenna okuwasaayo omukazi alina kutwalayo musota singa gumulema okuwaayo omukazi aba amusubiddwa. News: Gasimbagane-Rwomushana-Ku mwenge Balaam atuuse wayabikira, byakola biweddeyo. Express way saga…..
ON NOW Mukulikeeyo ▶ UP NEXT Emboozi Kafunda Live 6:00 PM - 7:00 PM
Now Playing ยท 231 listening Simba FM Live
mukulikeeyo show photo

On Air

Mukulikeeyo

Kasagazi Tumbeetu - Flosh

Evening show 4:00 PM - 6:00 PM

Amasomero tekuli bikomera – Akakiiko

November 14, 2018 · Mubiru Ali

Ababaka abatuula ku kakiiko k’Olukiiko olukulu olw’eggwanga akanoonyereza ku kabasanya abayizi naddala abaana abawala mu matendekero wamu n’amasomero kalambudde essomero lya Kamuli Girls’ College gyebakizuulidde nti essomero lino teririna kikomera ekiwa abantu bebweru ebeetu okwesolossa musomero nebasobya ku baana abawala nga mpaawo kibakugira.