Breaking
News: Hon. Zambaali Bulasio Mukasa News: Omubaka akiikirira Nansana Municipality mu Palamenti Munnakibiina ki National Unity Platform Zambaali Bulasio Mukasa avuddeyo nasaba Gavumenti News: Minisita wAmawulire, Okukunga Abantu era Omwogezi wObwakabaka, Oweek.
ON NOW Binsangawano ▶ UP NEXT Simba Taxi 10:00 AM - 1:00 PM
Now Playing ยท 1,026 listening Simba FM Live
binsangawano show photo

On Air

Binsangawano

Ndausi - Julius Kidomole - Mbabali

Morning show 6:00 AM - 10:00 AM

Amasomero gonna gakuwummula nga 25-Nov – MOES

November 8, 2022 · Mubiru Ali
Minisitule y’Ebyenjigiriza evuddeyo neragira amasomero gonna mu Ggwanga okuggalawo olusoma olwokusatu nga 25-November-2022 ng’ebula wiiki 2 okutuuka ku 9 December nga enteekateeka bweyali ogwasooka.
Bino birangiriddwa Omubeezi wa Minisita ow’ebyenjigiriza avunaanyizibwa ku masomero ga Pulayimale Dr. Joyce Moriku Kaducu. Kino kidiridde abayizi 23 okukwatibwa ekirwadde kya Ebola nga 8 ku bano bafudde.