Breaking
News: Aneewandiisa mu Ngule kukyagenda mu maaso buli lunaku e Bukoto ku Simba.
News: Abantu 4 abagambibwa okutta eyali omuduumizi wa Kkiraabu ya SC Villa David Owor, baleeteddwa ku Kkooti yOmulamuzi we Makindye okusomerwa emisango
News: Olutindo -Balimwezo-Waliwo Omubaka wa Palamenti eyali yawamba ettaka lyessomero! Wewuunye abantu!
Amasomero gandigulawo nga batandika ne ba Candidate
August 30, 2020 · Mubiru Ali
Minisita Judith Nabakooba avuddeyo nategeeza nti Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni alagidde National Task Force team on #COVID19 okuddamu okutunula mukuggulawo amasomero omwaka guleme kufa nga batandika nabo abali mu bibiina ebigenda okukola ebigezo ebyakamalirizo (Candidate) wamu n’abo abasoma obusawo.