Breaking
News: Hon. Paulson Luttamaguzi …..Lwaki temuleka Bannayuganda ababa bekoledde akassente kaabwe wadde kava bweru okufuna akassente kaabwe mu bwangu News: Olutindo -Kalanzi- Abasajja tebalina kisa, bakuba akaana kange oluyi olwokubuuza lwaki bankuba! News: Omuyambi wa Rtd. Col. Dr. Kizza Besigye bwebavunaanibwa mu Kkooti Enkulu, Hajj.
ON NOW Mukulikeeyo ▶ UP NEXT Emboozi Kafunda Live 6:00 PM - 7:00 PM
Now Playing ยท 353 listening Simba FM Live
mukulikeeyo show photo

On Air

Mukulikeeyo

Kasagazi Tumbeetu - Flosh

Evening show 4:00 PM - 6:00 PM

amasomero agatalina bisaanyizo gakuggalwa e ssembabule

March 9, 2019 · Mubiru Ali

Abakulira eby’enjigiriza wamu n’abakulembeze ba Disitulikiti y’e Ssembabule bategeezezza nga embeera y’ebyenjigiriza bweri embi ennyo era nga yetaaga kutunnulwamu.
Bano mu lukiiko lwebatuddemu basizza kimu nga enkuyege nti bagenda kutandika okukola ebikwekweto ttokowenja mwebagenda okuggalira amasomero gonna agatalina bisaanyizo.
Okusinziira ku alipoota yakulira okulambula amasomero eraga nti amasomero 74 gabadde gakola nga gaajemera ebiragiro by’okuggalwawo olw’obutaba na bisaanyizo nga ku gano kwe kuli n’amasomero abiri agaakwata omuliro gye buvuddeko okuli Ssembabule Parents primary school ne St Anthony Ssembabule RC Primary School