Breaking
News: Aneewandiisa mu Ngule kukyagenda mu maaso buli lunaku e Bukoto ku Simba.
News: Abantu 4 abagambibwa okutta eyali omuduumizi wa Kkiraabu ya SC Villa David Owor, baleeteddwa ku Kkooti yOmulamuzi we Makindye okusomerwa emisango
News: Olutindo -Balimwezo-Waliwo Omubaka wa Palamenti eyali yawamba ettaka lyessomero! Wewuunye abantu!
Amasasi ganyoose e Kisaasi
July 10, 2020 · Mubiru Ali
Enkya yaleero abatuuze ba Kikaaya B mu Kisaasi mu Divizoni y’e Kawempe bakeredde mu nduulu n’amasasi ab’ebyokweringa bwebawanyisiganyizza amasasi bwebadde bagezaako okukola kyebayise ‘Special Operation’ mu gamu ku maka mukitundu.