Breaking
News: okwewandiisa mu Ngule kubulako mbale kuggulwewo anti kwa ku Bbalaza nga 1082026 e Bukoto ku Simba. News: Omubaka omukyala owa Kampala Munnakibiina ki National Unity Platform Hon. News: Omulamuzi wa Kkooti Enkulu Alex Ajiiji abadde mu mitambo gyOmusango gwabatta Suzan Magara avuddeyo nasiima Ssaabaduumizi wa Uganda Police Force
ON NOW Simba Taxi ▶ UP NEXT Ebyemizannyo 1:00 PM - 2:00 PM
Now Playing · 435 listening Simba FM Live
simba show photo

On Air

Simba Taxi

Connie Nalugwa

Mid MORNING SHOW 10:00 AM - 1:00 PM

Amagye gaakuyambako police mu kalulu – ayogerera enkabi y’amagye – Kasijjagirwa.

February 15, 2016 · Mubiru Ali

Ayogerera enkabi y’amagye esangibwa e Kasijjagirwa Maj. Robert Kamala agumizza abantu mu zi disitulikiti ezetoolodde Masaka nti teri agenda kukuba bantu miggo, kino kivudde ku mpulubujju e zoogerwa nti waliwo abaserikale abagenda batiisatiisa  abantu nti baggya kubakuba emiggo wabula amagye gagenda

Kamala ayongerako nti teri muserikale akkirizibwa kwenyigira mu bya bufuzi okuggyako mu mbeera eno  amagye gagenda kuyambako police mu biseera by’akalulu okukuuna obutebenkevu.

Bino yabyogeredde mu Kakkalabizo lye erye Kasijjagirwa.