Breaking
News: Atannaba kwewandiisa mu Ngule obudde buggwaayo yanguwako ku simba e Bukoto oleme kusubwa. News: Hon. Paulson Luttamaguzi …..Lwaki temuleka Bannayuganda ababa bekoledde akassente kaabwe wadde kava bweru okufuna akassente kaabwe mu bwangu News: Olutindo -Kalanzi- Abasajja tebalina kisa, bakuba akaana kange oluyi olwokubuuza lwaki bankuba!
ON NOW Ebyemizannyo ▶ UP NEXT Tokammalirawo 2:00 PM - 4:00 PM
Now Playing ยท 1,396 listening Simba FM Live
ebyemizannyo show photo

On Air

Ebyemizannyo

Bruce Omutabizi

1:00 PM - 2:00 PM 1:00 PM - 2:00 PM

Amaggye tabagakyamukiriza – Brig. Gen. Kulayigye

January 30, 2021 · Mubiru Ali

Brig. Gen. Felix Kulayigye; “Eggye lya Uganda People’s Defence Forces – UPDF ly’eggye erisinga okusasulwa omusaala omutono mu Afirika naye toli balaba nga basudde emisanvu mu makubo okubba abantu. Kyagulanyi aka Bobi Wine yasuubiza nti omusirikale anasembayo okufuna ssente entono ajja kumuwa akakadde kamu. Ffe tebatukyamukiriza, tetusinziira ku mirembe gituweebwa, wabula tusinziira ku byenfuna by’eggwanga.” Ono y’omu ku babaka abakiikirira amaggye mu Palamenti eye 10 era nga teyakomyeewo ku mulundi guno.