Breaking
News: Abantu abamu embezzi mugirya lwakugiwoomerwa, nze ngirya lwakwesasuza – Amos Mukhwana News: Ssaabawandiisi wa National Unity Platform David Lewis Rubongoya avuddeyo nategeeza nga abebyokwerinda nga bakulembeddwamu Eggye lya UPDF ssaako ne News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya teggwa matendo etinta tinta ku abiri mu ettaano.
▶ UP NEXT Wolokoso 9:00 AM - 10:00 AM
Now Playing ยท 72 listening Simba FM Live

Amaggye galeetebwa lwakuba mwali mufuuse ensolo

July 26, 2018 · Mubiru Ali

Omulamuzi Barishaki mu kkooti ya Ssemateeka e Mbale agamba nti ebitongole byebyokwerinda okuyingira mu Lukiiko olukulu olw’eggwanga nga 27-Sept-2017 nga era bakozesa eryanyi erisukiridde nga batuuka n’okulumya Ababaka abamu tebalina kunenyezebwa kuba n’ababaka nabo baali bafuuse ensolo nga tebakyawulira biragiro bya Speaker.