Breaking
News: Atannaba kwewandiisa mu Ngule obudde buggwaayo yanguwako ku simba e Bukoto oleme kusubwa. News: Hon. Paulson Luttamaguzi …..Lwaki temuleka Bannayuganda ababa bekoledde akassente kaabwe wadde kava bweru okufuna akassente kaabwe mu bwangu News: Olutindo -Kalanzi- Abasajja tebalina kisa, bakuba akaana kange oluyi olwokubuuza lwaki bankuba!
ON NOW Simba Sports ▶ UP NEXT Neyimbira Byange 2026 9:00 PM - 12:00 AM
Now Playing · 918 listening Simba FM Live
simba show photo

On Air

Simba Sports

Wooto Walusimbi - Nampala Yusuf

Evening Sports 8:00 PM - 9:00 PM

amaggye gakutte ababadde batisse eryato akabindo

December 11, 2018 · Mubiru Ali

Ab’amagye n’ekibiina ekitaba abavubi ki AFALU bakutte abantu 21 mu kikwekweeto ekikoleddwa ku mwalo gwe Masese e Jinja.
Bano ekibakwasizza butaba na life Jackets so nga babadde bagenda kutambulira ku nnyanja era nga n’amaato gano asatu kwebabadde gabadde gattise kabindo. Ekimu ku kinaala kibadde kittisse abantu 40 nga kinywa amazzi nga kisigazza akatundu katono libbire. Abantu ababadde basaabalira ku maato gano babadde bava Mayuge ne Buvuma nga nabamu ku maato babaddeko n’ente.