Breaking
News: Aneewandiisa mu Ngule kukyagenda mu maaso buli lunaku e Bukoto ku Simba. News: Abantu 4 abagambibwa okutta eyali omuduumizi wa Kkiraabu ya SC Villa David Owor, baleeteddwa ku Kkooti yOmulamuzi we Makindye okusomerwa emisango News: Olutindo -Balimwezo-Waliwo Omubaka wa Palamenti eyali yawamba ettaka lyessomero! Wewuunye abantu!
ON NOW Neyimbira Byange 2026
Now Playing ยท 393 listening Simba FM Live
neyimbira show photo

On Air

Neyimbira Byange 2026

Jimmex - Sula - Liana

Luganda quick 9:00 PM - 12:00 AM

Amaggye gakutte ababadde bakolera mu budde bwa curfew

April 9, 2020 · Mubiru Ali

Ebitongole by’ebyokwerinda byakoze ekikwekweto mwebyakwatidde abantu ab’enjawulo abatagoberera biragiro ebyateekebwawo Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni okulwanyisa ekirwadde kya #COVID-19. Bano bonna bakwatiddwa mu budde bwa ‘curfew’. Ab’ebyokwerinda bagamba nti ebikwekweto bikyagenda mu maaso. Eno ensonga yabulamu nakufa. Sigala awaka, wekuume. Ffenna wamu tusobola.