Breaking
News: Atannaba kwewandiisa mu Ngule obudde buggwaayo yanguwako ku simba e Bukoto oleme kusubwa. News: Hon. Paulson Luttamaguzi …..Lwaki temuleka Bannayuganda ababa bekoledde akassente kaabwe wadde kava bweru okufuna akassente kaabwe mu bwangu News: Olutindo -Kalanzi- Abasajja tebalina kisa, bakuba akaana kange oluyi olwokubuuza lwaki bankuba!
ON NOW Simba Taxi ▶ UP NEXT Ebyemizannyo 1:00 PM - 2:00 PM
Now Playing ยท 380 listening Simba FM Live
simba show photo

On Air

Simba Taxi

Connie Nalugwa

Mid MORNING SHOW 10:00 AM - 1:00 PM

Amaggye gakubye Bannamawulire e Kololo

February 17, 2021 · Mubiru Ali
Enguudo ezoolekera ku Offiisi za United Nations Human Rights e Kololo zigaddwa nga eno Munnakibiina kya National Unity Platform Kyagulanyi Ssentamu Robert aka Bobi Wine gyagenze okutwala okwemulugunya kwe.
Bannamawulire abamu bakubiddwa abasirikale ab’amaggye nga ku bano kuliko; Irene Abalo (Daily Monitor), Cliff Wamala (NTV), Timothy Murungi (New Vision) ne Josephine Namakumbi (NBS).