Breaking
News: Aneewandiisa mu Ngule kukyagenda mu maaso buli lunaku e Bukoto ku Simba. News: Abantu 4 abagambibwa okutta eyali omuduumizi wa Kkiraabu ya SC Villa David Owor, baleeteddwa ku Kkooti yOmulamuzi we Makindye okusomerwa emisango News: Olutindo -Balimwezo-Waliwo Omubaka wa Palamenti eyali yawamba ettaka lyessomero! Wewuunye abantu!
ON NOW Emboozi Kafunda Live ▶ UP NEXT Olutindo 7:00 PM - 8:00 PM
Now Playing ยท 334 listening Simba FM Live
emboozi show photo

On Air

Emboozi Kafunda Live

Kalebule

6:00 PM - 7:00 PM 6:00 PM - 7:00 PM

Amaggye gagenda kukwata bonna abambala ebyambalo ebyefaananyiriza ebyabwe

October 14, 2020 · Mubiru Ali
Omwogezi w’eggye lya Uganda Peoples’ Defence Forces- UPDF Brig. Gen. Flavia Byekwaso avuddeyo nategeeza nti olwokukozesa mubukyamu ebyambalo by’amaggye ne Uganda Police Forcen’emisono gy’amaggye egyawandiisibwa okweyongedde bagenda kwongera ebikwekweto okubowa ebyambalo bino okuva mu bantu babulijjo.
Brig. Gen. Byekwaso akubirizza abantu bonna ababirina okubiwaayo kyeyagalire.