Breaking
News: Gasimbagane-Rwomushana-Ensi yonna ekaaba naye mmwe muwoggana musaba nga Bakafiiri! Mubafunamu ssente News: Ssaabasajja Kabaka Ronald Muwenda Mutebi II alambuddeko ku Emmanuel Kalidinaali Wamala, mu ttuntu lya leero, mu maka ge e Nsambya. News: Abantu abamu embezzi mugirya lwakugiwoomerwa, nze ngirya lwakwesasuza – Amos Mukhwana
ON NOW Ekiggunda
Now Playing ยท 69 listening Simba FM Live
ekiggunda show photo

On Air

Ekiggunda

DJ Jet B

8:00 PM - 12:00 AM 8:00 PM - 12:00 AM

amabago agaludde gasuulibwe – Oulanya

December 5, 2018 · Mubiru Ali

Waliwo ababaka ba Palamenti abaagala wabeewo ennongoosereza, Palamenti eweebwe obuyinza okugobanga amabago agaba gakandaaliridde mu nga tegayisibwa okumala emyaka egiwera.
Bino byaddiridde amyuka Sipiika wa Palamenti Jacob Oulanyah okusaba Gavumenti eggyeyo amabago agakandaaliridde mu Palamenti okumala emyaka, bweba tekyalina mugaso gwa kugayisa.