Abakulu abavunaanyizibwa ku sitoowa za Offiisi ya Ssaabaminisita ezisangibwa mu Namanve Industrial Area bagaanye okukwata amabaati agagulwa Sipiika wa Palamenti Anitah Among okuzzaawo ago agamuweebwa ku g’e Karamoja.
Amabaati Sipiika geyagula bagabagobezza

