Breaking
News: Hon. Zambaali Bulasio Mukasa News: Omubaka akiikirira Nansana Municipality mu Palamenti Munnakibiina ki National Unity Platform Zambaali Bulasio Mukasa avuddeyo nasaba Gavumenti News: Minisita wAmawulire, Okukunga Abantu era Omwogezi wObwakabaka, Oweek.
ON NOW Binsangawano ▶ UP NEXT Simba Taxi 10:00 AM - 1:00 PM
Now Playing · 993 listening Simba FM Live
binsangawano show photo

On Air

Binsangawano

Ndausi - Julius Kidomole - Mbabali

Morning show 6:00 AM - 10:00 AM

Amabaati nagasaba kuduukirira ssomero na ddwaliro – Hon. Kadaga

February 23, 2023 · Mubiru Ali

Minisita avunaanyizibwa ku nsonga z’omukago gwa East Africa era nga ye mumyuuka wa Ssaabaminisita asooka Rt Hon Rebecca Alitwala Kadaga avuddeyo neyesammula ebyokuba omu bakungu abagabana amabaati agaalina okuyamba abantu be Karamoja okuva mu offiisi ya Ssaabaminisita nategeeza nti yasaba era naweebwa amabaati 250 geyagabira eddwaliro lya Buzaaya Health Centre II kibuyaga lyeyali yatikkulako amabaati wamu n’essomero lya Buwooya Primary School.