Breaking
News: Gasimbagane-Rwomushana-M7 atuleetera ebizibu atukaka system yAbazungu! Balaam amanye omulimu ggwe! News: Ssaabasajja Kabaka Ronald Muwenda Mutebi II buli lwalabikako eri abantu be liba ssanyu gyereere! News: Mmeeya wa Nansana Municipality Sserunkuuma JohnBosco olunaku olwaleero asisinkanye abasuubuzi bo mu Katale ka Nansana Daily Market, ku Masitowa,
ON NOW Ekiggunda
Now Playing ยท 253 listening Simba FM Live
ekiggunda show photo

On Air

Ekiggunda

DJ Jet B

8:00 PM - 12:00 AM 8:00 PM - 12:00 AM
News

Amabaati Kasaija geyazizzaayo gabadde gabulako

April 19, 2023 · Mubiru Ali
Amabaati Minisita w’ebyensimbi Matia Kasaija geyazizzaayo ku sitoowa za Offiisi ya Ssaabaminisita e Namanve kigambibwa nti kwabadde kubulako 2. David Kayonga nga ono Senior Assistant Secretary for Finance and Administration mu offiisi ya Ssaabaminisita yateekebwa ku Sitoowa e Namanve okulondoola okulaba amabaati agakomezebwawo agamba nti Kasaija yakomezzaawo amabaati 298 mu kufo kya 300 wabula yasuubizza okuleeta agubulako.
Abalala abakakomyaawo amabaati kuliuko Sipiika Anita Among 500, Omubeezi wa Minisita avunaanyizibwa kukuteekerateekera Eggwanga Amos Lugoloobi 600, wamu n’Omubeezi wa Minisita avunaanyizibwa ku byokwerinda Jacob Oboth Oboth 300.