Breaking
News: Okwewandiisa mu Ngule kwaguddwawo e Bukoto ku Simba ate kwabwereere. News: IGG agudde emisango ku Chris Obore ne banne abalala 6 era nasaba basindikubwe mu Kkooti Enkulu bavunaanibwe emisango egyekuusa ku bukenuzi News: Awali Omukka-Ssewandagi-Balaam okuswaza Nameere Omuganda ogenderera ki? Obikola eno ate e Bunyoro?
ON NOW Emambya ESaze ▶ UP NEXT Binsangawano 6:00 AM - 10:00 AM
Now Playing · 326 listening Simba FM Live
emambya show photo

On Air

Emambya ESaze

Kakos Soldier

Waking you up very early, with thrilling stories… 4:00 AM - 7:00 AM

Alleluyah Alleluyah….

April 16, 2017 · Mubiru Ali

Alleluyah… Alleluyah….Azuukidde nga bweyagamba…y’engombo ebunye wonna mu nsi yonna eri abagoberezi ba Yesu Kristu olwaleero ku lunaku lw’amazuukira g’omulokozi.

Nabwekityo Abakulisitaayo wonna bakedde kweyiwa mu masinzizo okutendereza, okusinza wamu n’okujjukira amazuukira ga Yesu Kristu.

Wabula namuttikwa w’enkuba akedde okufudemba ataataaganyizza abantu mu bitundu eby’enjawulo naddala mu bitundu by’ e Ntebe  omuli Namulanda, Kawuku n’awalala era nga abasinga tebasobodde kukeera kugenda mu masinzizo.