Breaking
News: Olutindo -Balimwezo-Waliwo Omubaka wa Palamenti eyali yawamba ettaka lyessomero! Wewuunye abantu! News: Minisita avunaanyizibwa ku byentambula nenguudo Hon. News: Katikkiro Charles Peter Mayiga Nsisinkanye abaami beggombolola okuva mu masaza ga Buganda, twogedde ku nsonga ezenjawulo naddala engeri gye
ON NOW Ennyimba Ezaffe ▶ UP NEXT Emambya ESaze 4:00 AM - 7:00 AM
Now Playing ยท 445 listening Simba FM Live
ennyimba show photo

On Air

Ennyimba Ezaffe

Mc Kakos Soldier

Sampling the most listened to songs from Uganda 12:00 AM - 4:00 AM

Allan Ssewanyana asindikiddwa ku alimanda e Kitalya

November 17, 2020 · Mubiru Ali
Munnakibiina kya National Unity Platform – NUP era Omubaka wa Makindye East Allan Ssewanyana wamu n’abawagizi be 4 basindikiddwa ku alimanda mu Kkomera e Kitalya okutuusa nga 23-November-2020.
Ssewanyana asibiddwa n’abawagizi be okuli Ivan Wasswa, Robert Musisi, Maria Muwase ne Isa Musisi nga bano basimbiddwa mu maaso g’Omulamuzi Okumu George owa Kkooti y’e Makindye.
Bavunaaniddwa omusango gw’okukuba olukungaana olumenya ebiragiro ebyateekebwawo okulwnayisa ekirwadde kya #COVID-19 era omusango bagwegaanye.