Breaking
News: Omusirikale wa Uganda Police Force ngakolera mu kitongole kya Flying Squad mu Albertine Regional Police Headquarters eyakwatibwa ku katambi nga News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya yo tegaana kutinta nokuyigiriza ne leero ekiro ku nnya lindirira Abakontanyi nendukusa zaabwe nga News: Moses Bekabya yalimba ngamaze nokukuba ebirayiro ngakutte ekitabo ekitukuvu!
ON NOW Mukulikeeyo ▶ UP NEXT Emboozi Kafunda Live 6:00 PM - 7:00 PM
Now Playing ยท 233 listening Simba FM Live
mukulikeeyo show photo

On Air

Mukulikeeyo

Kasagazi Tumbeetu - Flosh

Evening show 4:00 PM - 6:00 PM
News

Alipoota yabatono mu Palamenti oluvannyuma lwokwekeneenya ebbago lya The Protection of Sovereignty Bill, 2026, nga bakulembeddwamu Omubaka wa

May 5, 2026 · Radio Simba

🗳️ Alipoota yabatono mu Palamenti oluvannyuma lwokwekeneenya ebbago lya The Protection of Sovereignty Bill, 2026, nga bakulembeddwamu Omubaka wa Kilak South Olanya Gilbert bawadde Palamenti amagezi obutayisa bbago lino mu ngeri gyeririmu nga terikoleddwamu noongosereza ezamaanyi. Bano baagala ebaggo erirongoseddwamu okunnyonyola obulungi obuwayiro mu bufunze era mu ngeri etegeerekeka, okulaba nti likwatagana bulungi n’amateeka agaliwo Eggwanga kweritambulira, okwebuuza ku bantu abakwatibwa abawerako n’ebirala.

🌐 Soma ebipya: https://www.radiosimba.ug

Radio Simba News