Breaking
News: Aneewandiisa mu Ngule kukyagenda mu maaso buli lunaku e Bukoto ku Simba. News: Abantu 4 abagambibwa okutta eyali omuduumizi wa Kkiraabu ya SC Villa David Owor, baleeteddwa ku Kkooti yOmulamuzi we Makindye okusomerwa emisango News: Olutindo -Balimwezo-Waliwo Omubaka wa Palamenti eyali yawamba ettaka lyessomero! Wewuunye abantu!
ON NOW Neyimbira Byange 2026
Now Playing ยท 1,556 listening Simba FM Live
neyimbira show photo

On Air

Neyimbira Byange 2026

Jimmex - Sula - Liana

Luganda quick 9:00 PM - 12:00 AM

Alhajji Nasser Ntege wakuziikibwa nga 4 October

September 27, 2020 · Mubiru Ali

Eyaliko Meeya wa Kampala Alhajji Nasser Ntege Ssebagala eyafudde olunaku lw’eggulo, ab’Oluganda lwe basazeewo aziikibwe nga 4 – October 2020 okusobola okutuukiriza ekiraamo kye ekyokuziikibwq nga abaana be bonna webali. Abaana be 14 bonna bali mu Amerika.