Breaking
News: Atannaba kwewandiisa mu Ngule obudde buggwaayo yanguwako ku simba e Bukoto oleme kusubwa. News: Hon. Paulson Luttamaguzi …..Lwaki temuleka Bannayuganda ababa bekoledde akassente kaabwe wadde kava bweru okufuna akassente kaabwe mu bwangu News: Olutindo -Kalanzi- Abasajja tebalina kisa, bakuba akaana kange oluyi olwokubuuza lwaki bankuba!
ON NOW Simba Taxi ▶ UP NEXT Ebyemizannyo 1:00 PM - 2:00 PM
Now Playing ยท 706 listening Simba FM Live
simba show photo

On Air

Simba Taxi

Connie Nalugwa

Mid MORNING SHOW 10:00 AM - 1:00 PM
Sports

Algeria egobye omusambi waayo lwabusiwuufu bwampisa

June 13, 2019 · Mubiru Ali

Omutendesi wa Algeria Djamel Belmadi yavuddeyo n’agoba omusambi ku ttiimu y’eggwanga Haris Belkebla nga beteekerateekera okusamba ekikopo kya AFCON 2019 lwa busiiwufu bwa mpisa.

Belmadi yannyonyodde nti okusbola okukuuma empisa mu basambi nga ky’ekikulu ekisinga. Kino kyaddiridde akatambi ka vidiyo Belkebla mweyalabikidde ku ‘Social Media’ nga alaga obutuuliro bwe.

Wabula Belkebla yavuddeyo neyetonda nga agamba nti yemenye. Ono agamba nti yetonze kuba yali tamanyi nti yali ‘live’ wabula kyenakola tekyali kyampisa.