Breaking
News: Aneewandiisa mu Ngule kukyagenda mu maaso buli lunaku e Bukoto ku Simba. News: Abantu 4 abagambibwa okutta eyali omuduumizi wa Kkiraabu ya SC Villa David Owor, baleeteddwa ku Kkooti yOmulamuzi we Makindye okusomerwa emisango News: Olutindo -Balimwezo-Waliwo Omubaka wa Palamenti eyali yawamba ettaka lyessomero! Wewuunye abantu!
▶ UP NEXT Wolokoso 9:00 AM - 10:00 AM
Now Playing ยท 485 listening Simba FM Live

Aleese omutwe gw’omwana ku Palamenti mutuuze w’e Ishaka

September 14, 2020 · Mubiru Ali
Uganda Police Force evuddeyo netegeeza nti Omusajja akwatiddwa n’omutwe gw’omwana y’e Nuwashaba Joseph 22 omutuuze w’e Kizinda Bushenyi โ€“ Ishaka Municipality mu Disitulikiti y’e Bushenyi.
Ono asangiddwa n’omutwe gw’omwana alabika nga wakati w’emyaka 5-8 nga agutadde mu bokisi nga agisibye nga ekirabo.
Poliisi e Masaka era ezudde ekiwuduwudu ky’omwana atanategeerekeka e Kijjabwemi nga kati Poliisi eri mukugezaako kwekkaanya ebitundu bino oba nga bifaanagaya DNA.