Aleeluuya Aleeluuya

Aleeluuya Aleeluuya ky’ekigambo ekibadde ku mimwa gy’abagoberezi ba Yesu Kulisitu wonna mu masinzizo okwetoloola eggwanga lyonna nga bajaguza amazuukira g’ omwana wa Katonda Yesu Kulisito.

Olunaku luno luddirira ennaku entukuvu omuli olw’okuna olw’okunaaza ebigere, Olwokutaano olwa Good Friday ate ne luwunzika ne Easter Monday olunaku Yesu Kulisito lweyatuuka ewa Kitaawe .

Aleeluuya Aleeluuya Aleeluuya, Tubaagaliza okujaguza okulungi okw’emirembe.

Zeen is a next generation WordPress theme. It’s powerful, beautifully designed and comes with everything you need to engage your visitors and increase conversions.

More Stories
abatuuze b’e nansana balwanidde mu lukiiko