Akwatiddwa lwakukuba mukozi wa Wooteri

Poliisi mu Kampala ekutte munnansi wa America lwakukuba mukozi wa woooteri ya Grand Imperial. Akatambi akakwatiddwa Camera za Hotel ziraga Jimmy L. Taylor nga akuba omukozi wa wooteri ebikonde wamu n’okumutyoboola.
Poliisi mukugezaako okumukwata yatabuse natandika okuwandulira abasirikale amalusu wamu n’okugezaako okujjako abasirikale emmundu. Mukubuuzibwa yategezezza nti alina ekirwadde ekimusumbuwa ekyamuletedde okwagala okulwana.

Zeen is a next generation WordPress theme. It’s powerful, beautifully designed and comes with everything you need to engage your visitors and increase conversions.

More Stories
Abaana babiri bafiiridde mu kidiba – Nakasongola