Breaking
News: Olutindo -Balimwezo-Waliwo Omubaka wa Palamenti eyali yawamba ettaka lyessomero! Wewuunye abantu! News: Minisita avunaanyizibwa ku byentambula nenguudo Hon. News: Katikkiro Charles Peter Mayiga Nsisinkanye abaami beggombolola okuva mu masaza ga Buganda, twogedde ku nsonga ezenjawulo naddala engeri gye
ON NOW Ennyimba Ezaffe ▶ UP NEXT Emambya ESaze 4:00 AM - 7:00 AM
Now Playing ยท 269 listening Simba FM Live
ennyimba show photo

On Air

Ennyimba Ezaffe

Mc Kakos Soldier

Sampling the most listened to songs from Uganda 12:00 AM - 4:00 AM
News

Akwatidde ekibiina ki National Unity Platform bendera ku…

December 17, 2025 · Radio Simba

Akwatidde ekibiina ki National Unity Platform bendera ku kifo kyobwa Pulezidenti Kyagulanyi Ssentamu Robert aka Bobi Wine avuddeyo ku mukutu gwe ogwa X nategeeza nga abebyokwerinda okuli abasirikale ba Uganda Police Force wamu nabeggye lya UPDF bwebazibye oluguudo wabadde alina okuyita ne ttiimu ye okutuuka ku wooteeri wabadde alina okusula mu Disitulikiti y’e Amuria nababasindiliriza. Agamba babadde basazeewo okugenda basule e Soroti nti wabula babadde bantera okutuuka mu Kibuga Soroti ne babasalirako e Otuchopi nebabategeeza nti tebasobola kubakiriza kweyongerayo.
#ffemmwemmweffe
#UgandaDecides2026

Radio Simba News