Breaking
News: Abantu abamu embezzi mugirya lwakugiwoomerwa, nze ngirya lwakwesasuza – Amos Mukhwana News: Ssaabawandiisi wa National Unity Platform David Lewis Rubongoya avuddeyo nategeeza nga abebyokwerinda nga bakulembeddwamu Eggye lya UPDF ssaako ne News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya teggwa matendo etinta tinta ku abiri mu ettaano.
ON NOW Tokammalirawo ▶ UP NEXT Mukulikeeyo 4:00 PM - 6:00 PM
Now Playing ยท 111 listening Simba FM Live
tokammalirawo show photo

On Air

Tokammalirawo

Sureman Segawa

2:00 PM - 4:00 PM 2:00 PM - 4:00 PM

Akumye ku mwana wa Mujjawe omuliro asimattuse okuttibwa abatuuze – Kyazanga

January 23, 2018 · Mubiru Ali

Police e Kyazanga mu Disitulikiti y'e Lwengo eriko omukazi Monica Asiimwe  gw'etaasizza ku batuuze ababadde baagala okumumiza omusu oluvannyuma lw'okukkira omwana wa mujja we ow'emyaka ena n'amwokya  

Omwogezi wa Police mu bitndu by'e Masaka, Lameck Kigozi agamba nti Asiimwe akkidde omwana ono Kamugisha Daniela n'amussaako amafuta n'amwokya bw'atyo n'amuleka mu nnimiro afiireyo . Abatuuze babadde baagala kumumiza mukka musu naye ataasiddwa b'ofiisa ba Police y'e Busibo era kati atemeza mabega wa mitayimbwa.