Breaking
News: Musveni toli mubi nnyo okutuuka ku ssa eryo, naye tukukolere ki otuviire mu mirembe Ssebo – Abdallah News: Mukulu Odonga Otto CV nga nnene gyataddewo, kati ayagala Hon. Daudi Kabanda ayanukule ki? News: Gen. Kahinda Otafiire Lwakiri nfiira ku magulu nga nnwana okusinga okuwangaalira ku maviivi gange nga nsaabiriza….
ON NOW Ennyimba Ezaffe ▶ UP NEXT Emambya ESaze 4:00 AM - 7:00 AM
Now Playing ยท 195 listening Simba FM Live
ennyimba show photo

On Air

Ennyimba Ezaffe

Mc Kakos Soldier

Sampling the most listened to songs from Uganda 12:00 AM - 4:00 AM
News

Akulira Oludda oluwabula Gavumenti Munnakibiina ki National Unity Platform Hon.

July 29, 2026 · Radio Simba

🎵 Akulira Oludda oluwabula Gavumenti Munnakibiina ki National Unity Platform Hon. Joel Ssenyonyi avuddeyo nategeeza nga enkya yaleero bwebakedde ku Kkooti Enkulu okulondoola ku nsonga za Hon. Muhammad Muwanga Kivumbi gyebabategeerezza nti n’Eggye lya UPDF lyategeezezza nti terimanyu gyali. Nti wabula Attorney General ategeezezza Kkooti nga Abakulu mu Uganda Police Force bwebategeezezza nga bwebayinza okuba nga bamanyi gyali.
Wabula oluvannyuma bakitegeddeko nti ono akuumirwa ku Poliisi e Nateete gyebabategeerezza nti Kivumbi agenda kutwalibwa Butambala.

🌐 Soma ebipya: https://www.radiosimba.ug

Radio Simba News